Enkyuka

kyuka eyakole

ddwa mu ntambula ya bbaasi ereese obwezi

goolo mu basaabaze

By Eria Luyimbazi

Added 13th December 2016



Abamu ku basaabaze nga balwanira bbaasi


EKIRAGIRO ky’okusengula bbaasi ezimu okuva mu paaka ya Qualicel ey’omugagga Drake Lubega ereetedde abasaabaze abamu okubuzibwabuzibwa ne babulako entambula okugenda gye balaga.

 Kino kyadiridde  akakiiko akavunanyizibwa ku by’entambula

 n’okuwa bbaasi layisinsi Transport Licensing Board (TLB)  okuyisa ekiragiro egiggya bbaasi ezikwata mu bugwanjuba

 n’obukikakono mu paaka ya Qualicell  ne balekamu ezidda mu buvanjuba.

Embeera eno ereetedde paaka ya Qualicell okusigalamu kampuni za bbaasi nnya zokka okuli YY Coaches, Gateway, Kampala Hopper, Teso Coach  ne Kakise  okuba nga zezitikiramu

 abasaabaze ng’endala zalagiddwa okugenda mu paaka ya Namayiba ne Kisenyi Bus Terminal.

Nathan Ssemujju  akolera mu kkampuni ya YY agambye nti ekiragiro kino kikosezza nnyo abali mu mulimu gw’okusaabaza abantu mu mu kiseera kino bangi bakonkomalidde mu paaka tebalina mmotoka zibatwala kuba ezisinga zigyiddwa mu paaka.

“ Ekiragiro ekyayisiddwa  nga kiggya bbaasi ezemu mu paaka ya Qualicell kitumenya kuba kati paaka nkalu nga temuli mmotoka zitwala basaabaze era eziriwo bali mu kuzirwanira tusaba abaakiyisizza bakikyuseemu” Ssemujju bwe bwategeezezza.

Agambye nti mu paaka ya Qualicell musigaddemu baasi 32 zokka songa luli mubaddemu ezisoba mu 150 nga abasAabaze bali mu kutataganyizibwa

  ekisusse nga kyetagisa okukomyawo baasi ezimu.




The Negligence of African

Public Transport


Abantu abatambuze bamanyi okwetegekera engendo nebiseera nga bino(timetable) ebirina ne map ezilaga obulungi wa gyogenda.


Kikukakatako gwe atambuza abantu okuba nga wetegese okubata

mbuza obulungi ate mubwangu mumagezi go. Kyebava bakusasula sente zaabwe.


Ensi nyingi ebyokuta

mbuza abantu mubibuga nemiriraano nga bino ebisolo ebitwalibwa mu Lufula woka awo babivaako dda nyo nga Ssematalo owokubiri akomye.


Busiru! Ova Luzira ogenda Mbale ate nogenda e Kampala gyoba ozikwatira? Ogenda Masaka ate nga osula Nsangi, nogenda e Kampala gyoba okwatira bbaasi ezinakutuusa e Masaka. Ogenda Arua ku ssawa 11 ezolweggulo kulwokutaano nga osula Nakawa osanidde kugenda wa okukwata baasi otuuke e West Nile?

CHINA IS NOT SLEEPING OVER SOLAR ENERGY

Posted on 4th September, 2017

China eclipses Europe as 2020 solar power target is smashed

China has reached its 2020 solar power target three years ahead of schedule, after installed capacity topped well over its 105GW target. Europe has been urged to show similar ambition.

New figures published by solar industry firm  last week revealed that China has exceeded its 2020 target of 105GW of installed solar capacity, after new builds in June and July pushed it up beyond 112GW.

Solar power is enjoying a sunny 2017 in China, after the first half of this year saw capacity increased by 24.4GW, dwarfing similar efforts in Europe, and cementing China’s status as the world’s leading solar nation.

 

Sun seems to set on nuclear energy as solar energy capacity catches up with atomic power

SOLAR PHOTOVOLTAIC capacity (PV) will soon match and even overtake nuclear energy’s global capacity, according to new US research. High demand means PV could even become the globe’s dominant energy source by 2050.

China is not planning to rest on its laurels either. Officials have recently tweaked its 2017 forecast for new solar installations and figures now suggest that total new capacity for this year could reach 45GW. In contrast, in 2016 Germany’s total capacity was 41.1GW.

Renewable energy groups have called on Europe to be more like China and strive to be number one in the sector. SolarPower Europe association urged the EU to increase the current 27% renewable energy target for 2030 to 35%.

The association’s recent Global market outlook concluded that only a 35% target will maintain the impetus for the renewable industry. It also estimated that the bloc will struggle to hit the current 27% goal unless ambitions are raised.

China’s ambitions are admittedly impressive. It already boasts the largest solar farm in the world, which measures in at over 30 square kilometres. It also recently opened the world’s largest floating solar farm, which is positioned over an old coal mine.

But once capacity and landmark projects are excluded from the equation, the Chinese solar sector does have significant problems. Although China hit its 2020 target, only 1% of its energy demand is satisfied by solar power. Coal still reigns supreme in its energy mix.

There is also the issue of subsidies. Feed-in-tariffs, paid to solar companies to generate power and make the market more attractive, have often arrived late, hurting the bottom lines of many of those energy firms.

Make A Comment

Characters left: 2000

Comments (0)